-33-
Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni
08-Rajab-1443AH
09-February-2022 AD
05:56 AM
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza Mecca mama wa tawuni zzonna)
___________
COVID atariiko buddukiro okuva ku kuffa atuuse.
Mu linnya lya Allaah Asinga okusaasira, asinga ekisa. Tewari maanyi okujjako aga Allah, asinga okubeera owawaggulu, Omunene. Newankubade nina ennaku ku kusalawo okubi okw'omulangira Mohamed Bin(Mutabani wa) Salman Bin(Mutabani wa) Abdul Aziz Al-Saud olw'obutamanya bwe no'okulemerako kukyo'obutata bawagizi bange aba'Saudi na'abatali ba'Saudi okuva mu makkomera ga KSA(obwakabaka bwa Saudi Arabia), kuno kusoomooza okuva ewa owe'ekitiibwa omulangira Mohamed Bin Salman, Allah okumukuba wansi mu kkoma ey'okufa singa Nasser Mohamed Omu'Yemeni mazima ye Imaamu Mahdi Omufuzi wa Allah ku'nsi zzona; ekivaamu, Allaah amukubye wansi n'olukwe LWE olunyweevu, COVID, mu kaseera katono nga tannaba kugenda e Beijingi, nga Mohamed Bin Salman yeelowoozako okubeera mukuwona (safe) okuva ku lukwe lwa Allah omulezzi we'nsi zzonna era teyayina yade obuzito bwakanyinkuuli obw'okubuusabuusa nti talibeera ku kuggulawo okwa olimpikisi mu Beijingi. Era mmanyi no'okumanya kwenneekakasa nti Omulangira omutikkire owa Saudi Mohamed Bin Salman tajja kubeerako okusinziira ku kuyita okwa prezidenti owa China, asinga abakozi be'ebibi, era dragoni, Xi Jinping mu Beijingi ekitebbe ekikulu ekya olimpikisi wa 2022. Mpadde amagezi Mohamed Bin Salman obuteerowoozako okubeera mukuwona okuva ku lukwe lwa Allaah naye ekyo'omukisa omubi, ye tayagara bamuwa magezi. Nabwekityo, COVID olukwe lwa Allaah olunyweevu lumukubye wansi mulutemya lwe'eriiso, tebalutegese kugenda ku mulangira Mohamed Bin Salman Bin Abdul Aziz Al-Saud yekka wabula lutegekeddwa okuva ew'omulezzi we'nsi zzonna okugenda eri abakola-ebilagilo (decision-makers) abata'afuna kyakuyiga okuva mukyaatuukawo kino ekikulu.
Era nze, omufuzi wa Allah ku'nsi zzona, Imaamu Mahdi Nasser Mohamed Omu'Yemeni, ndayira ne Allah omu asinga amaanyi nti buli omu atatwaala kyakuyiga mu bakola ebiragilo mu gavumenti z'ensi zzona, olukwe lwa Allah olunyweevu lugenda kumukuba wansi mulutemya lwe'eriiso oba okusingawo n'ekiragiro Kya Allah omu asinga amaanyi n'ekigambo ( "Kibe" awo nga kiba ) nga kikwatagana n'ekigambo Kya Allaah ayimusiddwa:
{فَتَرَى الَّذِينَ فِي قُلُوبِهِم مَّرَضٌ يُسَارِعُونَ فِيهِمْ يَقُولُونَ نَخْشَىٰ أَن تُصِيبَنَا دَائِرَةٌ ۚ فَعَسَى اللَّهُ أَن يَأْتِيَ بِالْفَتْحِ أَوْ أَمْرٍ مِّنْ عِندِهِ فَيُصْبِحُوا عَلَىٰ مَا أَسَرُّوا فِي أَنفُسِهِمْ نَادِمِينَ ﴿٥٢﴾ وَيَقُولُ الَّذِينَ آمَنُوا أَهَٰؤُلَاءِ الَّذِينَ أَقْسَمُوا بِاللَّهِ جَهْدَ أَيْمَانِهِمْ ۙ إِنَّهُمْ لَمَعَكُمْ ۚ حَبِطَتْ أَعْمَالُهُمْ فَأَصْبَحُوا خَاسِرِينَ ﴿٥٣﴾ يَا أَيُّهَا الَّذِينَ آمَنُوا مَن يَرْتَدَّ مِنكُمْ عَن دِينِهِ فَسَوْفَ يَأْتِي اللَّهُ بِقَوْمٍ يُحِبُّهُمْ وَيُحِبُّونَهُ أَذِلَّةٍ عَلَى الْمُؤْمِنِينَ أَعِزَّةٍ عَلَى الْكَافِرِينَ يُجَاهِدُونَ فِي سَبِيلِ اللَّهِ وَلَا يَخَافُونَ لَوْمَةَ لَائِمٍ ۚ ذَٰلِكَ فَضْلُ اللَّهِ يُؤْتِيهِ مَن يَشَاءُ ۚ وَاللَّهُ وَاسِعٌ عَلِيمٌ ﴿٥٤﴾}
{Era olaba abo mumitima gyabwe omuli ekirwadde (eky'obunnanfusi), banguwa eri ab'emikwaano gyabwe,nga bagamba: "Ffe tutya okujjako nga ebizibu ebiva mu bigwa-bitalaze biyinza okututuukako." Oba-Oli'awo Allah ayinza okuleeta obuwanguzi oba ekiragilo okusinziira ku kugera Kwe. Awo balifuuka abejjusa ku kyebabadde bakuuma nga ekyaama mu bbo(52) era abakkiriza baligamba, ‘Beebano abassajja abaalayira ne Allah nga bakozesa ebisuubizo byabwe ebyamaanyi nti ba'ali namwe?’ Byebaakora byona byaafa: ba'fiiriddwa buli kimu. (53) abange mwe abakkiriza! Buli'omu kummwe akyuuka naava mu ddiini ye(obusiraamu), Allah alileeta abantu ba'aliyagala era nnabo balimwagaala; beetowaze eri abakkiriza, bakambwe eri abatakkiriza, balwana mu kkubo lya Allah, era tebatya yadde okunenya kwa'abanenya. Ekyo ky'ekisa Kya Allah ky'ateeka kw'oyo gw'ayagadde. Era Allah YYe yee'malira okuva kubyeetaago byebitonde, Amanyi buli kimu. (54) 5:52-54
Oba abakola ebiragilo bangi mu'nsi ez'enjawulo eza'abantu bayinza okwaagala okugamba: "Ffe tetwaasiba bawagizi bo, Owaye Nasser Mohamed Omu'Yemeni, era tetwaabaleetera bulabe bwonna" awo Omufuzi wa Allah ku'nsi Nasser Mohamed Omu'Yemeni abaddamu nga abagamba: "Mulowooza Omufuzi wa Allah ku'nsi (zzonna) Imaamu Mahdi Nasser Mohamed Omu'Yemeni alijjawo obutali'bwenkanya ku bawagizi be (bokka) era kibe kityo?! Kiri wala nnyo no'okubeera amazima! Ndayira n'omulezzi w'ensi na'amaggulu okujjawo, no'obuyinza bwa Allah, obutali'bwenkanya obwo'omuntu ku muntu mmunne, nga bwesssiteekawo njawulo wakati w'omuyemeni n'omuchina, okusinziira, nze omufuzi wa Allah ku'nsi, Imaamu Mahdi Nasser Mohamed Omu'Yemeni, ndagira bonna abakola ebiragilo mu gavumenti za'bantu mu'nsi ez'enjawulo okukariza amakkomera gonna aga'abantu mubyaalo ne'ebibuga (okujjamu) abasibe bonna, nookubaddiramu okutwaaliza awamu okuva ew'omufuzi wa Allah Imaamu Mahdi Nasser Mohamed Omu'Yemeni.
Abange ebibinja by'abantu, corona omukakkari olukwe olunyweevu oluva ewa Allaah, lusindikidwa nga omusirikare eri buli'omu ajeemera ebilagiro bya Allah okutwaaliza'awamu, era (n'oyo) ate'etowaza na'agondera ekiragilo eky'omufuzi WE ku'nsi (zzonna) Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemenii. Mazima, buli'omu ajeemera ekiragilo kyange mumuwe amawulire ag'okuffa okwa kkoma okuyita mu lukwei oluva ew'OYO annonze nga omufuzi WE kunsi (Allah omulezzi wange era omulezzi wo) era tewari buddukiro! Naye nga Ani ayenkanankana ku Allah omulezzi we'nsi (zzonna) Aweebwa ekitiibwa era asingayo okuyimusibwa ye YE?!
Omicroni aja kukkiriza okuleka okulwaana na buli'omu agondera Allah n'omufuzi We; kuba emirembe ky'ekisinga. Naye wemuba mugaanye, mukaseera katono mangi kumawanga gajja kw'esanga nga tegayina ba prezidenti yadde gavumenti, era nze siri kkiriza ffujjo lyona wakati w'amawanga nga tegayina gavumenti, nga omicroni ali kuba wansi buli'omu aleeta obuli'bwenguzi mu ttaka nga atwaala ssente z'abantu ne bizineesi oba okutyoboola ebitiibwa by'abwe, mazima omicroni alimukuba wansi mubu'nnambiro era mubukakkari alimukuba ku buli kayungiro k'engaloze, okukuuma obutebenkevu bw'abantu,(Allaah) waaba asaanyizzaawo abo aba'agaana era nga bakola be'ekuluntaza eri ekiragilo Kya Allaah O'omu assukkuluma amanyi, okugondera omufuzi WE (ate ekyo ekiyise ssi' naye kulabura bulabuzi era kadde (alamu) ak'ekibi eky'okusaasana ennyo) era talisaanga muntu yyenna kumuziyiza ku kibonyobonyo ekiva mu lukwe lwa Allaah olunyweevu. Mirundi emeka gy'enkubirizza obakozi b'ebiragiro mu misana n'ekiro okubeera abaddu ba Allaah no'okusinza Allaah yekka tayina bakiyambi bali na'YE nti bagondere ekiragilo ky'omufuzzi wa Allaah ku'nsi zzonna (O'oyo nga muddu wa Allah nga bbo) nti be'etowaze eri ekiragilo ky'omufuzi wa Allah ku'nsi (zzonna) Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni
Owaaye Xi Jinping, Prezidenti wa china, ndayira no'OYO annonze nga omufuzi WE; OYO ye Allaah gwe gweweegaana (omulezzi wange era omulezzi wo) bw'otata basilaamu bonna (abali) munda mu makkomera ga china wamu na'abasibe bonna okutwaaliza'awamu mu makkomera ga china, olukwe lwa Allah olunyweevu, COVID, lujja kkukuba wansi wamu n'abakozi beebikyaamu bonna okuva mubasirikale bo, nga bwe (COVID) ky'akola ku Mohammed Bin Salman Bin Abdul Aziz Al-Saud
Owaaye Xi Jinping, Bin Salman teyamenya nsisinkano ye nga kiva mu ntegeera ye wabula COVID; olukwe lwa Allah olunyweevu lwe lumukubye wansi mu kuffa okwa kkoma nga bwe nnali namusuubiza. Ate na'awe nkusuubizza ne'ekyo, Owaaye Xi Jinping, wamu na'abo abakufaanana mu'nsi (zzonna).
Genda era offumintilize ku: (obutundu-obuddiringana bw'ebiwandiiko ebikwaata kukanyinkuuri (akasingayo) ak'omusaayi), https://albushra-islamia.com./showthread.php?t=43755
Era buli'omu ayagara okunnyonnyoka amawulire mumuleke akisome okuva ku'ntandikwa paka ku'nkomerelo nga mw'ekyo gwe omanye nti Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni mazima amanyi okuva ku Allah ekyo gwe kyotamanyi, era na'abo abategeera era abalowooza bamanye nti Allaah mazima amulonze nga omufuzi WE ku'nsi yyonna.
Era manya n'okumanya okwa ddala nti Allaah Alituukiriza ekigendererwa KYE newankubadde agenda kuzikiriza ekitundu ku bantu, abatuuse kubulungi bwa'abwe nti be'etowaze eri omufuzi wa Allaah era omuddu We Al-Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni. Kare muleke buli'omu omuntu adduke eri omusaasizi omulezzi wange era omulezzi wo; Allaah Oyo ewatari katonda (mulala) okugyako YE, omulezzi wange era omulezzi wo, era omulezzi wa'amaggulu n'ensi n'ebyo ebibili wakati era omulezzi wa nnamulondo eyamaanyi. Neera, manya nti Allaah asonyiwa ebibi byonna nga tayawudde; mazima Ye ye'musonyiwi wabyonna omusaasizi asinga. Era dda eri Allaah mu kw'enennya okuva ku bibi ebinene, obutali'bwenkanya, n'ebyessitaza ebyeyoleka'olwaatu, era mudduke okuva eri Allaah ngamudda Ja'ALI, nze mazima okuva eri YE ndi mulabuzi eri mwe era okusalawo sikwa'ange yadde okukwo. Manya nti buli kimu ekikwata ku'nsonga bili mumikono gya Allah era ensonga zzonna zidda eri Allaah (mu kusalawo) Oyo amanyi obulimba bwa'amaaso n'ebyo ebifuba byebikweeka. Mazima Allaah asobola buli kimu, era mumanye nti ebintu byonna na'byonna ebibakubye bilagiro ebyateekateekebwa mu kitabo ekiwandiike.
Mirundi emeka gye'nnabalabula nti temusobola kweewala olutalo lwa Allaah olw'obwengula n'olwa COVID, Naye mwe mweeyisa nga abatayagara kumanya! Era okuyita kwange tekwongezza bakozi'beebikyaamu okuva mumwe okugyako mu kweegaana Allaah omulezzi w'ensi (zzonna), era mwe nemusuulirila Allaah nga ooba nti siyaali emabega w'olutalo olw'obwengula, olwo mbu oluyitibwa embeera'yoobudde, olw'ebbanga, olw'agayanja, ne olw'obwengula olw'ebigwa'bitalaze! Naye nga byonna biri olwo'okutuuka kwa sengendo (planet) eyo'okukyunya (Saqar), era mbalabudde n'ekibonerezo ekikkakkari ekiva ewa Allaah naye mwe mwa'agaana nga ooba nti siyaali emabega w'olutalo olw'obwengula n'olutalo olw'obusirikare Bwe obwa COVID! Aggulumiziddwa era ayimusiddwa wagulu ye YE wagulu w'ebyo mwe byemumugattako na'AYE! Singa Nasser Mohammed Omu'Yemeni mazima mufuzi wa Allaah ku'nsi yyonna, manya nti Allaah Ali tuukiriza ekigendererwa KYE era manya nti YE asobola buli'kimu
Ekirala, mirundi emeka gye'nnabalabula nti muyina okusinza Allaah omulezzi wange era omulezzi wo n'okutegeera ennyo (Qurani) okuva ewa Allaah omulezzi w'ensi (zzonna) era nti mwe muyina okutya okukyunya KWE nag muyita mubutuukirivu obw'emitima gyamwe ekiva mu kutya Allaah O'omu, Ayimusiddwa ye YE! Ye mazima agwaana okutiibwa, era agwaana okusonyiwa, naye mwe muwulira nga abamaze'okuwona olukwe lwa Allaah naye abafiirwa bokka beebawulira nga abamaze'okuwona olukwe lwa Allah.
Era nnamala okubawandiikira essaala ewonya abantu okutwaaliza'awamu mu kiwandiiko nga 26th ogwa Ramadan 1441AH (19-05-2020AD), n'omutwe: Corona Virus n'ekiwandiiko ekisalawo ekitali kyakutwaalibwa nga ekyo'okuzannyisa.
https://albushra-islamia.com./showthread.php?p=330251
Kare musome essaala yyonna mu'kkyo akawuungeezi ne kumakya,, era mumanye nti o'omwo mulimu okuwonya okw'ekyo ekiri mubifuba. Ekirala kiyina eky'okukolera ekijjuvu era ekyenkomeredde kw'ebyo byemuyitamu okuva mu lutalo lwa Allaah olw'obwengula n'olwa COVID. Ya Allaah nze ntuusizza (obubaka) era beera mujjulizi wange era wemuneeyisa nga abatayagara kumanya kw'eno essaala, nga lwaaki nze nyolwa olw'abantu abatayagara kumanya era abakozi'beebikyaamu?! Mazima, okulamula kwa Allaah (nga nannyini) omwangu mu kubala n'okuteekateeka; mazima Ye ya'asinga abalamuzi.
Emirembe gibeera ku babaka era amateendo gabeere ga Allaah omulezzi we'nsi (zzonna)
Omufuzi era omuddu wa Allah Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni
Ensibuko:
https://albushra-islamia.com./showthread.php?p=370025