- 54 -
Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni

18 - Jamad Al-Awwal - 1444 AH
Dec - 12 - 2022 AD
04:49 am
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza [Mecca] mama wa tawuni zzonna)
_____________


.. Okukakasa; Covid ensimi y'entaana



اقتباس المشاركة :
Ekitiimbe ekyasooka (Original post) kya'wandiikibwa Nadia
Okwaagala okumanya kunzita, muganda wange Essam, nga eno omuliro gw'obujja gwe'ekuma mu'mutima gwange eri omulezzi wange okuva ku ye. Nga ayinza atya okubeera n'obukakafu obwo bwonna, o'oyo akola ekibala okuva mu bumba awo n'asaba eri Allah okukifuulamu ekibala ekyaddala! Nze nengezaako okukola ekintu kyonna ekiriinga kino, nze nnaalibadde neesomooza, yadde nga manyi nti Allah asobola buli kimu! Owaaye Mariam, wa gyojja obukakafu buno bwonna! Era lwaaki Mariam anssukkulumako mu bukakafu bwe obw'okwanukulwa essaala ye mpaka ku kino, ate nga y'enze asiinza okusanyusibwa okusingayo?......
linki y'akaloope:
https://albushra-islamia.com./showthread.php?p=388200
Akaloope kakomye.
انتهى الاقتباس
Okwogerako okw'okuyingilira okw'amaanyi okw'okuyawula okuva ow'omufuzi wa Allah, Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, okukiriziddwa okuffulumizibwa mu kwanukula eri omwagalwa wa Allah; omuwagizi (Nadia):
Singa obukakafu buno obubwo butuukilizibwa, awo gwe n'okola okuva mu bumba ebibala byonna, emmere, era gwe n'oleetera ensi okuyatika (n'evaamu) emigga, nti gwe oyogere eri ensi: “Beera ennimiro eyakilagala ey'ebibala byonna n'ebibala byebimu ebitegekeddwa eri abo abatuukiriza obuvunaanyizibwa bwa'abwe mu nnimiro ez'essanyu ezo'muggulu.” n'ekyo, nti gwe oyogere: “Beera n'emigga egy'amata amayonjo n'omubisi, n'omwenge omuwoomu eri abanywi, n'okukkiriza kwa Allah omulezzi we'nsi zzonna.” era ne kiba, n'okukkiriza kwa Allah, okujjako gwe [Nadia] eyategedde ku mbeera y'omulezzi wo; munnakuwavu mu YE. Era oyinza okukkiriza obuyinza obukuweeredwa obutali bwabulijjo (mubutonde) kubanga Allah akuwadde obukakafu bwokwanukulwa, era gwe ogambe ekintu kyonna, “Beera” era ne'kiba, n'okukkiriza kwa Allah?! gwe olibeera musanyufu, (nga) weeyagalira mukujaguza nti Allah akuwadde ekintu ekyangu eky'ekigambo eky'obukakafu; ekigambo Kya Allah: “Beera” nga kiba?

Kibaleemu mungeri entuufu, era ejakusanga okuddibwamu okwannamaddala nga kubwaatuka mu'mutima gwo mulwaatu , awo omutima gwo gukugambe: “nze nnoonya obubudamu mu Allah nti nze mbeera omusanyufu n'ebyo byonna, yadde n'obwakabaka bwe'nnimiro yomu'ggulu eyo obugazi bwaayo bwe (bugazi) bwa'amaggulu n'ensi. Mubya ddala, nze nnoonya (nze) mwennyini obubudamu mu Allah nti nfuna okusanyusibwa mpaka YE nga musanyufu mu'YE muli; nga ssi' (tayina) kunyolwa yadde e'nnaku. Owaaye Imaamu wange amanyi byonna, gasiya (damn) eri obuyinza obuweebwa bwonna era gasiya eri ennimiro zomu'ggulu ez'essanyu elyamaanyi, kyonna kyeyali era kyonna kyeeyinza okubeera, ewala okuva, ewala ennyo okuva (kw'ekyo)! (Ndayira) ne Allah omulezzi wama'ggulu n'ensi, omulezzi wange tassobola kunsanyusa n'obwakabaka Bwe okutwaaliza'awamu yadde n'ekigambo; “BEERA ne Kiba” nga tekiyina kkomo mubwaakabaka”. Nga ojeeko ekyo, nze nsanga mubunnakuwavu n'okunyolwa bw'omulezzi wange eri abaweereza BE nga yejjusa nti tebaatuukiriza buvunaanyizibwa bwa'abwe eri omulezzi w'abwe- abo Allah beyasaanyaawo - bbo tebaari benkanya eri bbo'bennyinni, awo nebafuuka lubeelera (ba) mu muliro gwegeyeena, era buli mwooyo mu bbo guyina enjogera emu (ejigatta), nga Katonda bweyabagamba mubigambo bya Allah owawaggulu asinga mu surati[Al-Zumar] 39:56
{أَن تَقُولَ نَفْسٌ يَا حَسْرَتَىٰ عَلَىٰ مَا فَرَّطتُ فِي جَنبِ اللَّهِ وَإِن كُنتُ لَمِنَ السَّاخِرِينَ ‎﴿٥٦﴾‏} صدق الله العظيم [سورة الزمر].

Mukaseera keekamu, ojja (gwe Nadia) kusaanga omulezzi wo nga agamba munda mu'YE ekigambo ekyekusifu nga tewari mubaweereza Be oba abakwaata nnamulondo YE akiwulira, nga bee'bamalayika abookumwanjo eri obwakatonda Bwe, tebalaba ekyo Allah O'OYO ayina (nannyini) kuddukanya okwa nnamulondo YE ky'Agamba n'ekigambo ekyekusifu munda mu'YE: [Y.S.] 36:30-31
{يَا حَسْرَةً عَلَى الْعِبَادِ ۚ مَا يَأْتِيهِم مِّن رَّسُولٍ إِلَّا كَانُوا بِهِ يَسْتَهْزِئُونَ ‎﴿٣٠﴾‏ أَلَمْ يَرَوْا كَمْ أَهْلَكْنَا قَبْلَهُم مِّنَ الْقُرُونِ أَنَّهُمْ إِلَيْهِمْ لَا يَرْجِعُونَ ‎﴿٣١﴾‏} صدق الله العظيم [سورة يس].

Kale toleetera bujja kkulimba n'obuyinza obuweebwa obw'ekintu obuntu, ekyo Allah kyeyawa - obukakafu bwa Mariam, muwala wa Imran, ebigambo bya Allah (eby'obusobozi BWE) kintu buntu, wala okuva ku bukakafu bw'okumanya ekya ddala eky'okusanyusibwa okusingayo kw'ebyo byonna nti YE akutuuse ku ssanyu elya YE mwennyini era ajjewo embeela y'okunyolwa KWE, kale woobeera mw'abo Allah ba'awadde okumanya ku kya'ddala eky'essanyu eddungi elya Allah mu YE mwennyini- YE mazima ye'kusanyusibwa okusingayo- bwekiba sikyeekyo; awo lwaaki YE yatutonda?! Mazima, obusobozi obuweebwa n'ebyamagero mu bwaakabaka BWE tebilitaasa, newebiba nga byo tebiyina kkomo? Mazima ddala, omukwaano gwo eri omulezzi wo gwo teguyina nsalosalo muby'obwakabaka (mu'bakabaka) neby'obwaakabaka (mukitundu), singa gwe wali mubaweereza ab'okusanyusibwa okusingayo awo ebyo byonna biligwa mundaba yo, awo ojjakusaanga omutima gwo nga gwoogera n'omulezzi wo n'amaziga, era gugambe: “mugaso ki (oguli) mukuyimusa, obusobozi obuweebwa, n'ebyamagero byonna okutwaaliza'awamu, ng'eno ekintu ekisinga okwagalwa nze Kili mukunyolwa ne'nnaku?!” gasiya eri obusobozi obuweebwa bwonna, gasiya era gasiya (emirundi) lukkumi, wala okuva(kw'ekyo), wala nnyo! Era ndayira ne Allah Mwennyini, Omunene, era n'amannya GE amalungi gonna n'ebitendo Bye abiyimusiddwa, silibeera musanyufu n'esanyu ly'ennimiro Ze ezo'muggulu, nga yo yennyini ye'kyootuukako ekinene ku bwaakabaka bw'ensi, mpaka nga omulezzi wange musanyufu; ekintu ekisinga okwagalwa nze kennyini, nga tayina kunyolwa yadde nnaku. Mazima nze sisobola kweyongera mukubeera mubwa'ngatuvuddewano mu'nnimiro ezo'muggulu ez'essanyu, mazima mubuli ngeri sirisobola kubeera musanyufu mu'yyo ng'eno omufuzi wa Allah Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni atusomeseza ku mbeera ya Allah mu kitabo KYE ekisalawo okuva akaseera emabega ennyo, bukyanga Allah asaanyaawo amawanga amakadde olw'okukyuuka kwaazo okuva ku muyita eri amazima okuva ow'omulezzi waazo ku'nnimi z'ababaka BE, awo YE na'ababonereza ewatari butali'bwenkanya, awo era embeera ya'abwe oluvannyuma lw'okusaanyizibwaawo kwaabwe, mazima Allah asinga ekisa okusinga bonna ab'ekisa atusomeseza ku mbeera yaabwe okuyita mu luyita lwa Allah eri abaweereza BE abeesobezza, ku bya'ddala Allah yasingayo ekisa okusinga bbonna abayina ekisa; temuggwaamu ssuubi okuva ku kisa Kya Allah, era bakyuuke kumpi eri omulezzi waabwe okulungamya emitima gyaabwe nga buli'omu ku'bbo tannaba kw'ogera kubyajja mu mawulire gaabwe mu bigambo bya Allah owawaggulu asingayo: [Al-Zumar] 39:53-56
{۞ قُلْ يَا عِبَادِيَ الَّذِينَ أَسْرَفُوا عَلَىٰ أَنفُسِهِمْ لَا تَقْنَطُوا مِن رَّحْمَةِ اللَّهِ ۚ إِنَّ اللَّهَ يَغْفِرُ الذُّنُوبَ جَمِيعًا ۚ إِنَّهُ هُوَ الْغَفُورُ الرَّحِيمُ ‎﴿٥٣﴾‏ وَأَنِيبُوا إِلَىٰ رَبِّكُمْ وَأَسْلِمُوا لَهُ مِن قَبْلِ أَن يَأْتِيَكُمُ الْعَذَابُ ثُمَّ لَا تُنصَرُونَ ‎﴿٥٤﴾‏ وَاتَّبِعُوا أَحْسَنَ مَا أُنزِلَ إِلَيْكُم مِّن رَّبِّكُم مِّن قَبْلِ أَن يَأْتِيَكُمُ الْعَذَابُ بَغْتَةً وَأَنتُمْ لَا تَشْعُرُونَ ‎﴿٥٥﴾‏ أَن تَقُولَ نَفْسٌ يَا حَسْرَتَىٰ عَلَىٰ مَا فَرَّطتُ فِي جَنبِ اللَّهِ وَإِن كُنتُ لَمِنَ السَّاخِرِينَ ‎﴿٥٦﴾‏}‏صدق الله العظيم [سورة الزمر].

Enfunda nnyingi ekiragilo kyajja kyaayita ku'nsi nnyinji e'ezo Allah zeyasaanyaawo olw'embeera ewatari butali'bwenkanya okuva ewa Allah ekitiibwa kibe ki'KYE, naye ekibamba ekisingayo y'embeera ya Allah munda mu'YE oluvannyuma lwa YE okubasaanyaawo agamba (mu surati 36:30-31):
{يَا حَسْرَةً عَلَى الْعِبَادِ ۚ مَا يَأْتِيهِم مِّن رَّسُولٍ إِلَّا كَانُوا بِهِ يَسْتَهْزِئُونَ ‎﴿٣٠﴾‏ أَلَمْ يَرَوْا كَمْ أَهْلَكْنَا قَبْلَهُم مِّنَ الْقُرُونِ أَنَّهُمْ إِلَيْهِمْ لَا يَرْجِعُونَ ‎﴿٣١﴾‏ وَإِن كُلٌّ لَّمَّا جَمِيعٌ لَّدَيْنَا مُحْضَرُونَ ‎﴿٣٢﴾‏} صدق الله العظيم [سورة يس]،
Awo nno wano amaziga g'omutima gakulukuta nga'ogamba omulezzi: “Owaaye gwe asingayo ekisa okusinga bonna abayina ekisa, lwaaki GWE wantonda?! Mugaso ki ogw'obwakabaka BWO okutwaaliza'awamu nga'ate eno embeera YO ey'okubeera mukunyolwa ne'nnaku, newankubadde fatwa YO ekwaata kubutaba na'nsobi ku kusobya abaweereza BO mu kigambo Kya Allah owawaggulu asingayo: (Surati) 10:44
{إِنَّ اللَّهَ لَا يَظْلِمُ النَّاسَ شَيْئًا وَلَٰكِنَّ النَّاسَ أَنفُسَهُمْ يَظْلِمُونَ ‎﴿٤٤﴾‏} صدق الله العظيم [سورة يونس]
Era okusinziira nti YEGWE asingayo ekisa okusinga bonna abayina ekisa; tewari agerageranyizibwa eyenkana ekitendo eky'ekisa Kyo mu Gwe mwennyini, newankubadde nga Gwe tewasobya bantu yadde n'ekintu, era nti newankubadde ogamba: mu 36:30-31
{يَا حَسْرَةً عَلَى الْعِبَادِ ۚ مَا يَأْتِيهِم مِّن رَّسُولٍ إِلَّا كَانُوا بِهِ يَسْتَهْزِئُونَ ‎﴿٣٠﴾‏ أَلَمْ يَرَوْا كَمْ أَهْلَكْنَا قَبْلَهُم مِّنَ الْقُرُونِ أَنَّهُمْ إِلَيْهِمْ لَا يَرْجِعُونَ ‎﴿٣١﴾‏ وَإِن كُلٌّ لَّمَّا جَمِيعٌ لَّدَيْنَا مُحْضَرُونَ ‎﴿٣٢﴾‏ } [سورة يس]."

Wano obujja bw'obufuzi obweyongelamu bugwa, era wano okuyimusibwa kwonna, obuyinza obuweebwa n'ebyamagero obugero byonna bigwa, era wano okusaalirwa omunaana abakwaata nnamulondo kugwa olw'okubeera kwaabwe okumpi n'okubeera kw'obwakatonda (Divine Being) muba'akiiko ka'wagguluko n'abo ababeetoolodde abatenda n'amatendo g'omulezzi waabwe newankubadde nga tebamanyi ekiri munda mw'omulezzi waabwe. Mazima, okuyimiliramu mumbeera eno, obwakabaka bwa Allah’s busaanyizibwaawo ddala mumaaso g'abantu abo Allah ba'ayagala era n'abo (nga) bamwaagala, era ndayira n'ekyo nze kyemmanyi era n'abo kyebamanyi nti n'obwenkomeredde tekisoboka okusanyusibwa n'obuyinza obuweebwa n'ebyamagero ebisukka'kubyabulijjo byonna, ssi' mu'nsi eno yadde mubwa nga'tuvuddewano mpaka nga amakulu (amagezi) agali mukutondebwa kwaabwe gatuukiliziddwa; awo ekintu ekisinga okwagalwa eri bbo'bennyinni kibeera kisanyufu okusinga (lwaakuwa) obubonero BWE bwonna obw'ebyamagero ebisukka'kubyabulijjo mubwaakabaka bw'ensi ne mubwa nga'tuvuddewano.

Owaaye Nadia omwagalwa wa Allah, tolimbibwa n'obujja bwo ku buyinza obuweebwa obwa Maryam eyakkiriza amazima, essaala y'okusonyiyibwa n'emirembe gibeere ku ye, era kino kiyitibwa obujja , awo gwe olaba nga gwe agwaanidde okukola ebifaanana neebibye, oba Allah akuyaambe (akuwe) n'obumu ku bukakafu bw'ebigambo BYE oby'obuyinza BWE oluvannyuma lwa Allah okuwa obukakafu bw'ekintu ekineneko kw'ekyo,nga bwe bukakafu bw'ekyaddala eky'erinnya lya Allah; asingayo obunene, ekitendo eky'essanyu eddungi ely'omusaasizi wa'byonna ku baweereza BE, awo gwe no'ozuula nti YE mazima kwekusanyusibwa okusingayo nga ojjeeko okusanyusibwa okw'ennimiro yomu'ggulu, awo n'okitwaala nga ekiluubilirwa (omugaso), awo gwe n'okola endagaano n'omusaasizi wa'byonna obutasanyusibwa mpaka nga YE musanyufu.

Kale mutunule mu'bibalo byamwe abaagarwa bange abampagila obakulembera abasingayo, mazima ebiseera ebimu nze ndaba bwempa eky'okukola omu kummwe (mungeri) y'ekigendelerwa (mission) - ssi' nga kumuyimusa (mubitiibwa) wabula (kumuwa) kyakukola bukozi kyokko - nze ninga alabe ekintu mu'bamu kummwe, bwekiba ekyo kiki kyemuli'kola mu (kaseera ko) kugaba ebifo oluvannyuma lw'okuboneka n'okuweebwa obuyinza?! (Ndayira) ne Allah, abamu ku bantu abo Allah b'ayagala era n'abo nga bamwaagala abali mu'nsi (omulembe) guno, newankubadde ( nga bayina) okwaagala okw'amaanyi eri omufuzi wa Allah Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, nze bwemuwa eky'okukola nga ayera striiti (oluguudo) ya'alibadde asanga obutebenkevu mu'YE mwennyini era omwooyo gwe nga musanyufu, omutima gwe nga gweyagala olw'okugondera Allah n'omufuzi WE, mazima ebifo mu mayinja g'obwakabaka bw'ensi teki'mataringa ku ye; mu bya'ddala, eki'mataringa ku ye kyekino: (essanyu lya Allah Mwennyini nga agondera omufuzi WE nga byonna byeebyo). Kino nga ly'essuubi lye ely'enkomeredde era e'ssuubi lye mu bulamu bw'ensi, Nadia ava mu bbo, kale beera mu'basiimu - Owaaye omwagalwa wa Allah - era nammwe (mwenna) mumbeere basiimu - abange ekibiina ky'abantu abo Allah b'ayagala era n'abo abamwaagala, era temukyuuka na'akatono ddala, n'ekilara musabe Allah obutakyuukakyuuka olwo Allah aleme kukema mitima gyammwe ewatari butali'bwenkanya, Naye nga Allah teyakema mutima gwa Sitaani okujjako olwo'obujja ku kuyimusa kwa Allah eri Adam? N'olweekyo Yagamba ( mu surati 17: 61-63 ):
{وَإِذْ قُلْنَا لِلْمَلَائِكَةِ اسْجُدُوا لِآدَمَ فَسَجَدُوا إِلَّا إِبْلِيسَ قَالَ أَأَسْجُدُ لِمَنْ خَلَقْتَ طِينًا ‎﴿٦١﴾‏ قَالَ أَرَأَيْتَكَ هَٰذَا الَّذِي كَرَّمْتَ عَلَيَّ لَئِنْ أَخَّرْتَنِ إِلَىٰ يَوْمِ الْقِيَامَةِ لَأَحْتَنِكَنَّ ذُرِّيَّتَهُ إِلَّا قَلِيلًا ‎﴿٦٢﴾‏ قَالَ اذْهَبْ فَمَن تَبِعَكَ مِنْهُمْ فَإِنَّ جَهَنَّمَ جَزَاؤُكُمْ جَزَاءً مَّوْفُورًا ‎﴿٦٣﴾} صدق الله العظيم [سورة الإسراء].

Naye abantu abo Allah b'ayagala era n'abo abamwaagala, omufuzi wa Allah Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, bw'abakwaasa (enjeyo) okulongoosa zi'striiti mu mawanga g'ensi zzonna, bbo baali'sanze essanyu mu'bbo obwewombeefu eri Allah ng'ekirabo okuva gyebari n'obuntu-bulamu eri omulezzi waabwe O'OYO omulungi eri bbo naabayimusa n'obukakafu bw'ekyaddala eky'erinnya lya Allah; Omunene asingayo. Mazima, nga bayimusiddwa kyebari bbo, era nga gaa'waggulu amayinja gaabwe agari ne'Kabaka owa'amaanyi asingayo, kubanga YE yabawa obukakafu obw'ekyaddala eky'erinnya lya Allah; Omunene asingayo, webaari bakyaari mu'bulamu buno obw'ensi, awo nebamusaanga nga YE mazima (kwe) kusanyisibwa okusingayo nga ojjeeko ennimiro yomu'ggulu, ewatari kubuusabuusa yadde okuteebereza, o'olwo bbo nebatwaala endagaano n'omusaasizi wa'byonna nti tebajja kusanyusibwa mpaka nga YE musanyufu, nga'abo n'obwenkomeredde tekisoboka okusanyusibwa mpaka nga YE musanyufu.

Mazima, okuboneka kusemberedde, era nze ngamba: Ya Allah, nze ndi muweereza wo aweddemu e'ssuubi lyonna ely'okulungamya abaweereza BO n'obubonero n'ebyamagero ebisukka'kubyabulijjo newankubadde obuyambi (bwoowa) eri omuddu WO obuli mubwa'kabaka; obwo obweekweese (but) Ba-ooda (akatonde akanyinkuuli akasingayo ) n'ebili waggulu waako. Kale bbo tebakkiririza mu lutalo lwa Allah olw'ensi yonna, n'olutalo lwa Allah olw'embeera yo'obudde, mu bbanga, ennyanja, n'ettaka. Kale nze nembasomesa okumanya n'okumanya okukakafu nti O'OYO asindise eri bbo ekibamba Ky'olutalo lw'embeera y'obudde yo'omu era asindise gyebari olutalo lw'ekibamba ky'obusirikale BWE, Corona obukiikiriddwa mu lutalo lwa Allah n'obusirikale obw'enzalirwana y'omusaayi obubassukulumako mu busobozi bwe'kisayansi, kale kiki amawanga a'abiri (two) kyegeyongerako mubusobozi. Wabula abazzi'beemisaango mu bbo tekyaabongera (bbo) okujjako okwekuluntaza n'obutafaayo, era n'amaaso gaabwe manyiikaavu olw'okusiindika kw'omufuzi wa Allah Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni. Abo era tebaayagala ebyo Allah bye'yassa eby'okubikkulirwa mu kitabo KYE ekisalawo n'amazima, ng'eno tebayagala mazima, era nze mbagaamba n'ekilagiro Kya Allah; mufiire mu'busuungu bwammwe akutwaaliza'awamu, ekyo kubanga baagobelera ebyo ebitasanyusa Allah era nebata'yagara essanyu LYE eddungi, era ebikolwa byaabwe byonna bijja kusazibwaamu, era nze mbagaamba: mufiire mu'busuungu bwammwe, mazima, ekiluubilirwa kyange mu Allah Mwennyini n'ekiluubilirwa ky'abalabe ba Allah mu Allah Mwennyini biluubilirwa bibiri ebikubagana.

Ya Allah waffe, Gwe okimanyi nti buli'omu omulabe WO aziyiza okutuukiriza essanyu eddungi eliryo GWE wennyini, mazima omuweereza WO y'omu kubalabe nnamige eri bbo mu'bwakabaka bwonna. Ya Allah waffe, basigule okuva mu'bwakabaka nga omuti gw'ekibi bwe gusiguddwa mu ttaka nga Bwe wasigula omuti gwa Al-Zaqoom, owaaye GWE omulamu lubeerela, owaaye GWE eyeeyimirizaawo. Ya Allah waffe, banguyirize ekitundu kyaabwe (eky'ekiboneerezo) era oteeke (opange) buli'omu omubi waggulu wa'munne, awo obatuume bbonna wamu, awo obakasuke mu'muliro gw'eggeyeena, mazima Ye'GWE awulira, awulira byonna. Ya Allah waffe, nze ndi muweereza Wo, nze nkusaba (nga nkakasa) nekya'ddala nti teri katonda okujjako GWE, era (nga nkakasa) nekya'ddala eky'ekisa Kyo ekyo GWE kyeweewandiikako, era nekya'ddala eky'okusanyusibwa okusingayo okukwo GWE Mwennyini okusanyusibwa okulungi, nti GWE olungamye okujjako abo mubaweereza Bo okuva mu ma'jinni n'abantu n'okuva mubuli kika. Mazima, Ye'GWE mulezzi wange, awulira okusaba (kuno).

.. Emirembe gibeera ku babaka, n'amatendo gabe ga Allaah omulezzi we'nsi zzonna.
. Omufuzi wa Allah ku'nsi zzonna; Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni.
__________________

https://albushra-islamia.com./showthread.p...63#post_401963